2 Bassekabaka  

Essuula 9

1 Awo Erisa nnabbi n'ayita omu ku bna ba bannabbi n'amugamba nti Weesibe ekimyu otwale eccupa eno ey'amafuta mu mukono gwo ogende e Lamosugireydi.
2 Kale bw'olituukayo onoonyezanga eyo Yeeku mutabani wa Yekosafti mutabani wa Nimusi, oyingire omugolokose ave mu baganda be, omuyingize mu kisenge eky'omunda.
3 Olyoke oddire eccupa ey'amafuta ogafuke ku mutwe gwe oyogere nti Bw'aryo bw'ayogera Mukama nti Nkufuseeko amafuta okuba kabaka wa Isiraeri. Olyoke oggulewo oluggi odduke so tolwanga.
4 Awo omulenzi, omulenzi nnabbi, n'agenda e Lamosugireydi.
5 Awo bwe yatuuka n'asanga abmi ab'omu ggye nga batudde; n'ayogera nti Ndiko kye ntumiddwa gy'oli, ggwe omwami. Yeeku n'ayogera nti Eri ani ku ffe fenna? N'ayogera nti Eri ggwe, omwami.
6 N'agolokoka n'ayingira mu nnyumba; n'afuka amafuta ku mutwe gwe n'amugamba nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama Katonda wa Isiraeri nti Nkufuseeko amafuta okuba kabaka w'abantu ba Mukama, owa Isiraeri.
7 Era olikuba ennyumba ya Akabu mukama wo mpalane eggwanga ly'omusyi gw'abaddu bange bannabbi, n'omusyi gw'abaddu bonna aba Mukama eri omukono gwa' Yezeberi.
8 Kubanga ennyumba yonna eya Akabu erizikirira: era ndimalawo eri Akabu buli mwana wa bulenzi n'oyo asibiddwa n'oyo atasibiddwa mu Isiraeri:
9 Era ndifuula ennyumba ya Akabu okuba ng'ennyumba ya Yerobowmu mutabani wa Nebati era ng'ennyumba ya Bsa mutabani wa Akiya.
10 N'embwa ziririira Yezeberi mu musiri ogw'e Yezuleeri, so tewaliba wa kumuziika. N'aggulawo oluggi n'adduka.
11 Awo Yeeku n'afuluma n'ajja eri abaddu ba mukama we: ne waba amugamba nti Mirembe? kiki ekireese gy'oli olusajja luno olulalu? N'abagamba nti Omuajja mumumanyi n'ebigambo bye bwe bibadde.
12 Ne boogera nti olimba; tubuulire nno. N'ayogera nti Bw'ati bw'ati bw'aŋŋambye nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama nti Nkufuseeko amafuta okuba kabaka wa Isiraeri.
13 Awo ne banguwa ne baddira buli muntu ekyambalo kye ne bakyaliira wansi we waggulu ku madla, ne bafuuwa ekkondeere nga boogera nti Yeeku ye kabaka.
14 Awo Yeeku mutabani wa Yekosafti mutabani wa Nimusi ne yeekobna Yolmu. (Era Yolmu yali ng'akuuma Lamosugireydi) ye ne Isiraeri yenna, olwa Kazayeeri kabaka w'e Busuuli:
15 naye kabaka Yolmu yali akomyewo okuwonera e Yezuleeri ebiwundu Abasuuli bye bmufumita bwe yalwana ne Kazayeeri kabaka w'e Busuuli.) Awo Yeeku n'ayogera nti Oba nga bwe mwagala bwe mutyo, kale waleme okubwo anwona n'ava mu kibuga okugenda okukibuulira mu Yezuleeri.
16 Awo Yeeku n'atambulira mu ggli n'agenda e Yezuleeri; kubanga Yolmu yali agalamidde eyo. Era Akaziya kabaka wa Yuda yali aserengese okulambula Yolmu.
17 Awo omukuumi yali ayimiridde ku kigo mu Yezuleeri, n'alengera ekibiina kya Yeeku ng'ajja n'ayogera nti Ndabye ekibiina. Yolmu n'ayogera nti Ddira eyeebagala embalsi otume okubasisinkana, ayogere nti Mirembe?
18 Awo omu n'agenda nga yeebagadde embalsi okumusisinkana n'ayogera nti Bw'atyo bw'ayogera kabaka nti Mirembe? Yeeku n'ayogera nti Emirembe ogifko ki? kyuka odde ennyuma wange. Omukuumi n'abuulira ng'ayogera nti Omubaka atuuse gye bali, naye tadda.
19 Awo n'atuma ow'okubiri nga yeebagadde embalsi, n'atuuka gye bli n'ayogera nti Bw'atyo bw'ayogera kabaka nti Mirembe? Yeeku n'addamu nti Emirembe ogifko ki? kyuka odde ennyuma wange.
20 Omukuumi n'abuulira ng'ayogera nti Atuuse gye bali, so tadda: era entambula eriŋŋanga entambula ya Yeeku mutabani wa Nimusi; kubanga atambula ng'awulukuka.
21 Yolmu n'ayogera nti Muteeketeeke. Ne bateekateeka eggli lye. Yolmu! kabaka wa Isiraeri ne Akaziya kabakal wa Yuda ne bafuluma, buli muntu mu ggli lye, ne bafuluma okusisinkana Yeeku, ne bamusanga mu musiri gwa Nabosi Omuyezuleeri.
22 Awo olwatuuka Yolmu bwe yalaba Yeeku n'ayogera nti Mirembe, Yeeku? N'addamu nti Mirembe ki, obwenzi bwa nnyoko Yezeberi n'obulogo bwe nga bukyali bungi obwenkanidde awo?
23 Yolmu n'akyusa emikono gye n'adduka n'agamba Akaziya nti O! Akaziya, waliwo olukwe.
24 Awo Yeeku n'annuula omutego gwe n'amnyi ge gonna n'alasa Yolmu wakati w'emikono gye, akasle ne kayitamu ne kagguka awali omutima, n agwira mu ggli lye.
25 Awo Yeeku n'agamba Bidukali omwami we nti Musitule omusuule mu musiri ogw'ekyalo kya Nabosi Omuyezuleeri: kubanga jjukira, nze nwe bwe twebagala, fembi nga tugoberera Akabu kitwe, Mukama n'amuteekako omugugu guno; nti
26 Mazima nalabye jjo omusyi gwa Nabosi n'omusyi gw'abna be, bw'ayogera Mukama; era ndikusasulira mu musiri guno, bw'ayogera Mukama. Kale nno musitule omusuule mu musiri ng'ekigambo bwe kyali ekya Mukama.
27 Naye Akaziya kabaka wa Yuda bwe yalaba kino, n'addukira mu kkubo ery'omu nnyumba ey'olusuku. Yeeku n'amugoberera n'ayogera nti Mumuttire mu ggli naye: ne bamuttira awalinnyirwa okugenda e Guli ekirirnye Ibuleamu. N'addukira e Megiddo n'afiira eyo.
28 Abaddu be ne bamusitulira mu ggli ne bamutwala e Yeruslemi, ne bamuziikira mu ntna ye wamu ne bajjajjbe mu kibuga kya Dawudi.
29 Awo mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogwa Yolmu mutabani wa Akabu Akaziya n'atanula okufuga Yuda.
30 Awo Yeeku bwe yatuuka e Yezuleeri, Yezeberi n'akiwulira, n'aziga amso ge n'ayonja omutwe gwe n'alingiza mu ddirisa.
31 Awo Yeeku bwe yali ng'ayingira mu mulyango, n'ayogera nti Mirembe, ggwe Zimuli, omussi wa mukama wo?
32 N'ayimusa amso ge eri eddirisa n’ayogera nti Ani ali ku lwange, ani? Abalwe babiri oba basatu ne balingiza gy'ali.
33 N'ayogera nti Mumusuule wansi. Awo ne bamusuula wansi: omusyi gwe ne gumansukirako ku kisenge ne ku mbalsi, n'amulinyirira n'ebigere.
34 wo bwe yayingira n'alya n'anywa; n'ayogera nti Mulabirire nno omukazi ono eyakolimirwa mumuziike: kubanga mwana wa kabaka.
35 Ne bagenda okumuziika: naye ne batasangawo ku ye wabula ekiwanga n'ebigere n'ebibatu by'emikono gye.
36 Kyebva bakomawo ne bamubuulira. Naye n'ayogerg nti Kino kye kigambo kya Mukama kye yayogerera mu muddu we Eriya Omutisubi ng'ayogera nti Embwa ziririira omubiri gwa Yezeberi mu musiri ogw'e Yezuleeri:
37 n'omulambo gwa Yezeberi guIliba ng'obusa ku ttale mu musiri ogw'e Yezuleeri, n'okwogera ne Ibatayogera nti Ono ye Yezeberi.
   

Essuula 10

[Ddayo waggulu]
1 Awo Akabu yalina batabani be nsanvu mu Samaliya. Yeeku n'awandiika ebbaluwa n'atumira Samaliya eri abakulu w’e Yezuleeri, be bakadde, n'eri abo ablera batabani ba Akabu ng'ayogera nti
2 Kale nno ebbaluwa eno nga kyejje etuuke gye muli, kubanga abna ba mukama wammwe bali nammwe, era mulina amagli n'e mbalsi, era n'ekibuga ekiriko enkomera n'ebyokulwanyisa;
3 munoonye ku bna ba mukama wammwe asinga obulungi n'okusna, mumuteeke ku ntebe ya kitwe, mulwanirire ennyumba ya mukama wammwe.
4 Naye ne batya nnyo ne boogera nti Laba, bakabaka abo ababiri tebyimirira mu mso ge: kale ffe tunyimirira tutya?
5 Awo omukulu w'abo mu nnyumba n'omukulu w'ekibuga, era n'abakadde n'abo ablera abna, ne batumira Yeeku nga boogera nti Tuli baddu bo, era tunkola byonna by'onooiulagira: tetujja kufuula muntu yenna kabaka: okolanga ekinba ekirungi mu mso go.
6 Awo n'abawandiikira ebbaluwa omuluadi ogw'okubiri ng'ayogera nti Oba nga muli ku lwange ne mukkiriza okuwulira eddoboozi lyange, mutwale emitwe gy'abasajja batabani ba mukama wammwe, mujje gye ndi e Yezuleeri enkya bwe buliba nga, kampegno. Awo batabani ba kabaka abantu nsanvu bli n'abakulu b'ekibuga abbalera.
7 Awo olwatuuka ebbaluwa bwe yatuuka gye bli, ne batwala batabani ba kabaka ne babatta, abantu nsanvu, ne bateeka emitwe gyabwe mu bisero, ne bagimuweereza e Yezuleeri.
8 Omubaka n'ajja n'amubuulira nti Baleese emitwe gya batabani ba kabaka. N'ayogera nti Mugituume entuumo bbiri awayingirirwa mu wankki okutuusa enkya.
9 Awo olwatuuka enkya n'afuluma n'ayimirira n'agamba abantu bonna nti Mmwe muli batuukirivu: laba, neekobna mukama wange ne mmutta: naye ani asse bano bonna? Mutegeere nno nga ku kigambo kya Mukama tekuligwa wansi na kimu Mukama kye yayogera ku nnyumba ya Akabu: kubanga Mukama akoze ekyo kye yayogerera mu muddu we Eriya.
10 Mutegeere nno nga ku kigambo kya Mukama tekuligwa wansi na kimu Mukama kye yayogera ku nnyumba ya Akabu: kubanga Mukama akoze ekyo kye yayogerera mu muddu we Eriya.
11 Bw'atyo Yeeku n'akuba n'abo absigala ku nnyumba ya Akabu mu Yezuleeri n'abakulu be bonna, ne baganzi be ne bakabona be okutuusa lw'atmulekerawo n'omu eyasigala.
12 Awo n'agolokoka n'agenda n'ajja e Samaliya. Awo bwe yali ali mu kkubo ku nnyumba ey'okusaliramu ebyoya by'endiga ey'abasumba,
13 Yeeku n'asanga, baganda ba Akaziya kabaka wa Yuda, n'ayogera nti Mmwe muli' b'ani? Ne bamuddamu nti Tuli baganda ba Akaziya: era tuserengeta okulamusa abna ba kabaka n'abna ba nnamasole.
14 N'ayogera nti Mubakwate nga balamu. Ne babakwata nga balamu, ne babattira ku bunnya obw'ennyumba ey'okusaliramu ebyoya by'endiga, abasajja amakumi ana mu babiri; so teyafisswo n'omu ku bo.
15 Awo bwe yavyo n'asanga Yekonadabu mutabani wa Lekabu ng'ajja okumusisinkana: n'amulamusa n'amugamba nti Omutima gwo mulungi ng'omutima gwange bwe guli eri omutima gwo? Yekonadabu n'addamu nti Mulungi. Oba nga mulungi, mpa omukono gwo. N'amuwa omukono gwe; n'amutinnyisa gy'ali mu ggli.
16 N'ayogera nti Jjangu tugende fembi olabe obuggya bwange olwa Mukama. Awo ne bamulinnyisa mu ggli lye:
17 Awo bwe yatuuka e Samaliya n'atta bonna absigalira Akabu mu Samaliya okutuusa lwe yamuzikiriza ng'ekigambo kya Mukama bwe kyali kye yagamba Eriya.
18 Awo Yeeku n'akuŋŋnya abantu bonna n'abagamba nti Akabu yaweerezanga Bli katono; naye Yeeku anmuweereza nnyo.
19 Kale nno muyite gye ndi bannabbi bonna aba Bli, abamusinza bonna ne bakabona be bonna; waleme okubulawo n'omu: kubanga nnina ssaddka enkulu gye nnweereza Bli; buli alibulawo taliba mulamu. Naye Yeeku yakola bw'atyo ng'asala lukwe alyoke azikirize absinza Bli.
20 Awo Yeeku n'ayogera nti Mutukuze okukuŋŋna okutukuvu eri Bli. Ne bakulangira.
21 Awo Yeeku n'atuma okubunya Isiraeri yonna: absinza Bli bonna ne bajja n'okusigala n'etasigala muntu atajja. Ne bajja mu nnyunba ya Bli; ennyumba ya Bli n'ejjula okuva ku mulyango okutuuka ku buziizi.
22 Awo n'agamba omukulu w'ennyumba eyambalirwamu nti Fulumya ebyambalo eri bonna abasinza Bli. N'afulumya ebyambalo eri bo.
23 Yeeku ne Yekonadabu mutabani wa Lekabu ne bayingira mu nnyumba ya Bli; n'agamba abasinza Bli nti Munoonye mulabe muleme okuba muno nammwe ku baddu ba Mukama, wabula abasinza Bli bokka.
24 Awo ne bayingira okuwyo ssaddka n'ebiweebwayo ebyokebwa. Era Yeeku yali ataiddewo abasajja kinna ebweru n'ayogera nti Ku basajja be nnIleeta mu mikono gyammwe bwe kunbulako n'omu, amuta obuIlamu bwe bunba mu kifo ky'obulamu bw'oyo.
25 Awo olwatuuka bwe yamala okuwyo ekiweebwayo 'ekyokebwa, Yeeku n'agamba abambowa n'abmi nti Muyingire mubatte; waleme okufuluma n'omu. Ne babatta n'obwogi bw'ekitala: awo abambowa n'abmi ne babasuula ebweru ne bagenda mu kibuga eky'essabo lya Bli.
26 Awo ne baggya empagi ezli mu nnyumba ya Bli ne bazookya.
27 Ne bamenyamenya empagi ya Bli ne bamenyamenya essabo lya Bli ne balifuula ekiyigo ne leero.
28 Bw'atyo Yeeku bwe yazikiriza Bli okumumalawo mu Isiraeri.
29 Era naye Yeeku teyaleka kugoberera bibi bya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri, ennyana eza zbu ezli mu Beseri n'ezli mu Ddn i.
30 Mukama n'agamba Yeeku nti Kubanga okoze bulungi ng'otuukirizza ebiri mu mso gange ebirungi, n'okola ennyumba ya Akabw 'nga byonna bwe biri ebyali mu mutima gwange, batabani bo bannakana kyebaliva batuula ku ntebe ya Isiraeri.
31 Naye Yeeku n'atassesyo mwoyo okutambulira mu mateeka ga Mukama Katonda wa Isiraeri n'omutima gwe gwonna; teyava mu bibi bya Yerobowmu bye yayonoonyesa Isiraeri.
32 Mu biro ebyo Mukama n'atanula okukendeeza Isiraeri: Kerayeeri n'abakubira mu nsalo zonna eza Isiraeri;
33 okuva ku Yoludni ebuvanjuba, ensi yonna ey'e Gireydi, Abagdi n'Abalewubeeni n'Abamanase, okuva ku Aloweri ekirirnye ekiwonvu kya Alunoni, Gireydi ne Basani.
34 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yeeku ne byonma bye yakola, n'amnyi ge gonna tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
35 Yeeku ne yeebakira wamu ne bajjajjbe: ne bamuziika mu Samaliya. Yekoyakzi mutabani we n'afuga mu kifo kye.
36 Era ebiro Yeeku bye Yafugira Isiraeri mu Samaliya byali emyaka amakumi abiri mu munna.
   

Essuula 11

[Ddayo waggulu]
1 Awo Asaliya nnyina Akaziya bwe yalaba omwana we ng'afudde, n'agolokoka n'azikiriza ezzadde lyonna erya kabaka.
2 Naye Yekoseba muwala wa kabaka Yolmu mwannyina Akaziya n'atwala Yowsi mutabani wa Akaziya n'amubba n’amuggya mu bna ba kabeka abattibwa, ye n'omulezi we n'abateeka mu kisenge eky'okusulamu; ne bamukweka Asaliya, aleme okuttibwa.
3 Awo n'abeetaka naye ng'akwekeddwa mu nnyumba ya Mukama n'amala emyaira mukga: Asaliya n’afuga ensi.
4 Awo mu mwaka ogw'omusanvu Yekoyda n'atuma n'akima abmi b'ebikumi ab'oku Bakali n'abambowa, n'abaleeta gy'ali mu nnyumba ya Mukama; n'alagna nabo endagno n'abalayiza ekirayiro mu nnyumba ya Mukama, n'abalaga omwana wa kabaka.
5 Awo n'abalagira ng'ayogera nti Ekigambo kino kye muba mukola: ekitundu kyammwe eky'okusatu abyingira ku ssabbiiti banba n'omulimu ogw'okukuuma ennyumba ya kabaka;
6 n'ekitundu eky'okusatu banba ku mulyango Suuli: n'ekitundu eky'okusatu banba ku mulyango ennyuma w'abambowa: bwe mutyo bwe munba n'omulimu ogw'okukuuma ennyumba, ne muba lukomera.
7 N'ebibiina byammwe ebibiri, bonnbfuIumaku ssabbiiti, muliba n'omulimu ogw'okukuuma ennyumba ya Mukama okwetooloola kabaka.
8 Era muneetooloola kabaka enjuyi zonna, buli muntu ng'akutte ebyokulwyisa bye mu mukoao gwe; n'oyo anyingira mu nayiriri attibwe: era mubenga ne 'rabaka bw'anfulumanga era bw'anyingiranga.
9 Abmi b'ebikuni ne bakola nga byonna bwe biri Yekoyda kabona by'alagidde: ne batwala buli muntu abasajja be, ab'okuyingira ku ssabbiiti wamu n'ab'okufuluma ku ssabbiiti, ne bajja eri Yekoyda kabona.
10 Awo abona n'abawa abmi b'ebikumi mafumu n'engabo ebyali ebya kabaka Dawudi, ebyali mu nnyumba a Mukama.
11 Awo abambowa ne bayimirira, buli muatu ng'akutte byokulwanyisa bye, okuva ku luuyi w'ennyumba olwa ddyo okutunka ku luuyi lw'ennyumba olwa kkono, kulirna ekyoto n'ennyumba awali kabaka enjuyi zonna.
12 Awo n'alumya omwana wa kabaka n'amutikkira engule ey'obwakabaka n’amuwa obujulirwa; ne bamufuula kabaka ne bamufukako amafuta; ne bakuba mu ngalo ne boogera nti Kabaka, abe mulamu.
13 Awo Asaliya bwe yawulira oluyoogno lw'abambowa n'olw'abantu, n’ajja eri abantu mu nnyumba ya Mukama:
14 n'atunula, kale, laba, kabaka ng'ayimiridde awali empagi ng'engeri bwe yabanga, n'abmi n'amakondeere nga balirnye kabaka; n'abantu bonna ab'ensi ne basanyuka ne bafuuwa amakondeere. Awo Asaliya n'ayuza ebyambalo bye n'ayogerera waggulu nti Bujeemu, bujeemu.
15 Awo Yekoyda kabona n'alagira abmi b'ebikumi abteekebwawo ku ggye, n'abagamba nti Mumufulumye wakati w'ennyiriri; n'oyo anmugoberera mumutte n'ekitala: kubanga kabona yayogera nti Aleme okuttirwa mu nnyumba ya Mukama.
16 Awo ne bamusegulira; n'ayita mu kkubo embalsi we ziyingirira, mu nnyumba ya kabaka: n'attirwa eyo.
17 Awo Yekoyda n'alagna endagno eri Mukama ne kabaka n'abantu, babeere abantu ba Mukama; era eri kabaka n'abantu.
18 Awo abantu bonna ab'omu nsi ne bagenda mu nnyumba ya Bli, ne bagimenyamenya; ebyoto bye n'ebifnanyi bye ne babimenyera ddala, ne battira Matani kabona wa Bli mu mso g'ebyoto. Awo kabona n'asswo abmi ab'oku nnyumba ya Mukama.
19 N'atwala abmi b'ebikumi n'Abakali, n'abambowa n'abantu bonna ab'omu nsi omwo; ne baserengesa kabaka nga bamuggya mu nnyumba ya Mukama, ne bajja nga bafuluma mu kkubo ery'omulyango gw'abambowa eri ennyumba ya kabaka.
20 Awo abantu bonna ab'omu nsi ne basanyuka, ekibuga ne kitereera: ne battira Asaliya n'ekitala awali ennyumba ya kabaka.
21 Yekoysi yali ykamaze emyaka musanvu bwe yatanula okufuga.
   

Essuula 12

[Ddayo waggulu]
1 Mu mwaka ogw'omusanvu ogwa Yeeku Yekoysi n'atanula okufuga; n'afugira emyaka amakumi ana mu Yeruslemi: ne nnyina erinnya lye yali Zebbiya ow'e Beeruseba.
2 Yekoysi n'akola ebyali mu mso ga Mukama ebirungi ennaku ze zonna Yekoyda kabona ze yamuyigirizmu.
3 Naye ebifo ebigulumivu tebyaggibwawo: abantu nga bakyawyo ssaddka ne bootereza obubne ku bifo ebigulumivu.
4 Awo Yekoysi n'agamba bakabona nti Effeeza zonna ez'ebintu ebitukuzibwa ezireetebwa mu nnyumba ya Mukama, eziyitaŋŋana, effeeza ez'abantu buli muntu z'awandiikirwa, n'effeeza zonna omuntu yenna ze yettula okuleeta mu nnyumba ya Mukama,
5 bakabona bazitwale ewbwe, buli muntu ng'aziggya ku abo b'amanyi: kale baliziba ebituli by'ennyumba, yonna yonna ekituli gye - kinlabikira.
6 Naye olwatuuka mu mwaka ogw'amakumi abiri ogwa kabaka Yekoysi bakabona nga tebannaziba bituli bya nnyumba.
7 Awo kabaka Yekoysi n'ayita Yekoyda kabona ne bakabona abalala n'abagamba nti Kiki ekibalobera okuziba ebituli by'ennyumba? kale nno temweyongera kuggya ffeeza ku abo be mumanyi, naye mugisasule olw'ebituli by'ennyumba.
8 Awo bakabona ne bakkiriza obutaggya nate ffeeza ku bantu newakubadde okuziba ebituli by'ennyumba.
9 Naye Yekoyada kabona n'addira ebbweta n'awummula ekituli mu kisnikizo kyayo, n'agiteeka ku mabbali g'ekyoto ku luuyi olwa ddyo ng'oyingira mu nnyumba ya Mukama: awo bakabona abkuumanga oluggi ne bateeka omwo effeeza zonna ezleetebwanga mu nnyumba ya Mukama.
10 Awo olwatuuka bwe blaba nga mu bbweta mulimu effeeza nnyingi, omuwandiisi wa kabaka ne kabona asinga obukulu ne bambuka, ne batereka effeeza eyasangibwa mu nnyumba ya Mukama mu nsawo, ne bazibala.
11 Ne bawa effeeza ezgerebwa mu mikono gy'abo abkola emirimu ablabirira ennyumba ya Mukama: ne baziwyo eri ababazzi n'abazimbi abkola emirimu gy'ennyumba ya Mukama,
12 n'eri abazimbi b'amayinja n’abatema amayinja n'olw'okugula emiti n'amayinja amabajje okuziba ebituli by'ennyumba ya Mukama, n'olwa byonna ebyajjirira ennyumba okugiddbiriza.
13 Naye ebikompe ebya ffeeza n'ebisalako ebisiriiza n'ebibya n'amakondeere n'ebintu byonna ebya zbu oba ebintu ebya ffeeza tebyakolerwa nnyumba ya Mukama n'effeeza ezletebwa mu nnyumba ya Mukama:
14 kubanga ezo ne baziwa abo abkola emirimu, era ne baziddbirizisa ennyumba ya Mukama.
15 Era tebbalirira muwendo eri abasajja be bwa effeeza mu mukono gwabwe okubawa abo abkola emirimu: kubanga bko langa n'obwesigwa.
16 Effeeza ez'ebiweebwayo olw'omusango n'effeeza ez'ebiweebwayo olw'okwonoona tezleetebwa mu nnyumba ya Mukama: zbanga za bakabona.
17 Awo Kazayeeri kabaka w'e Busuuli n'ayambuka n'alwana ne Gsi n'akimenya: Kazaeri n'asimba amso ge okwambuka e Yeruslemi.
18 Awo Yekoysi kabaka wa Yuda n'addira ebintu byonna ebyatukuzibwa, Yekosafti ne Yekolmu ne Akaziya bajjajjbe bassekabaka ba Yuda bye bwonga, n'ebintu bye ye ebyatukuzibwa n'ezbu yonna eyalabika mu by'obugagga eby'omu nnyumba ya Mukama n'eby'omu nnyumba ya kabaka, n'abiweereza Kazayeeri kabaka We Busuuli: n'ava ku Yeru-'slemi.
19 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yowsi ne byonna bye yakola tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Yuda?
20 Abaddu be ne bagolokoka ne beekobna ne, battira Yowsi awali ennyumba ey'e Miiro ku kkubo eiiserengeta e Sirra.
21 Kubanga Yozakali mutabani wa Simeysi ne Yekozabadil mutabani wa Someri, abaddu be bmufumita n'afa; ne bamuziikira wamu ne bajjajjbe mu kibuga kya Dawudi: Amaziya mutabani we n'afuga mu kifo kye.
   

Essuula 13

[Ddayo waggulu]
1 Mu mwaka ogw’amakumi abiri mu esatu ogwa Yowsi mutabani wa Akaziya kabaka wa Yuda Yekoyakzi mutabani wa Yeeku n'atanula okufuga Isiraeri mu Samaliya n'afugira emyaka kkumi na musanvu.
2 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi n'agoberera ebibi bya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri; teyabivmu.
3 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira Isiraeri, n'ebagabula mu mukono igwa Kazayeeri kabaka We Busuuli ne mu mukono gwa Benikadadi mutabani wa Kazayeeri ennaku zonna.
4 Awo Yekoyakzi n'amwegayirira Mukama, Mukama n'amuwulira: kubanga yalaba okujoogebwa kwa Isiraeri kabaka We Busuuli bwe yabajooga.
5 (Awo Mukama n'awa Isiraeri omulokozi n'okuva ne bava wansi w'omukono gw'Abasuuli: abna ba Isiraeri ne babeera mu weema zbwe ng'olubereberye.
6 Naye ne batava mu bibi by'ennyumba ya Yerobowmu bye yayonoonyesa Isiraeri, naye ne batambulira omwo: ne Bsera ne basigala mu Samaliya.)
7 Kubanga teyalekera Yekoyakzi ku bantu wabula abasajja abeebagala embalsi amakumi atno n'amagli kkumi n'abatambula n'ebigere kakumi; kubanga kabaka w'e Busuuli yabazikiriza, n'abafuula ng'enfuufu ey'omu gguuliro.
8 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yekoyakzi ne byonna bye yakola n'amnyi ge tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
9 Yekoyakzi ne yeebakira wamu ne bajjajjbe; ne bamuziika mu Samaliya: Yowsi mutabani we n'afuga mu kifo kye.
10 Mu mwaka ogw'amakumi asatu mu musanvu ogwa Yowsi kabaka wa Yuda Yekoysi mutabani wa Yekoyakzi n'atanula okufuga Isiraeri mu Samaliya, n'afugira emyaka kkumi na mukga.
11 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi; teyava mu bibi byonna ebya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri: naye n'atambulira omwo.
12 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yowsi ne byonna bye yakola n'amnyi ge ge yalwanyisa ne Amaziya kabaka wa Yuda tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
13 Yowsi ne yeebakira wamu ne bajjajjbe; Yerobowmu n'atuula ku ntebe ye: Yowsi n'aziikirwa mu Samaliya wamu ne bassekabaka ba Isiraeri.
14 Awo Erisa yali alwadde endwadde ye eyamutta: Yowsi kabaka wa Isiraeri n'aserengeta gy'ali n'amukbira amaziga n'ayogera nti Kitange, kitange, amagli ga Isiraeri n'absajja be abeebagala embalsi!
15 Erisa n'amugamba nti Ddira omutego n'obusle: n’addira omutego n'obusle.
16 N'agamba kabaka wa Isiraeri nti Teeka omukono gwo ku mutego: n'aguteekako omukono. Erisa n'ateeka emikono gye ku mikono gya kabaka.
17 N'ayogera nti Ggulawo eddirisa ery'ebuvanjuba: n'aliggulawo. Awo Erisa n'ayogera nti Lasa: n'alasa. N'ayogera nti Akasle ka Mukama ak'obulokozi, ke kasle ak'obulokozi eri Obusuuli: kubanga olikuba Abasuuli mu Afeki okutuusa lw'o libamalawo.
18 N'ayogera nti Ddira obusle: n'abuddira. N'agamba kabaka wa Isiraeri nti Kuba ku ttaka: n'akuba emirundi esatu n'alekera awo.
19 Omusajja wa Katonda n'amusunguwalira n'ayogera nti Wandikubye emirundi etno oba mukga; kale wandikubye Obusuuli okutuusa lwe wandibuzikirizza: naye kkano olikuba Obusuuli emirundi esatu gyokka.
20 Awo Erisa n'afa ne bamuziika. Era ebibiina by'Abamowbu ne bazindanga ensi omwaka bwe gwayingiranga.
21 Awo olwatuuka bwe bli nga baziika omusajja, kale, laba, ne balaba ekibiina; ne basuula omusajja mu ntna ya Erisa: awo omusajja nga kyajje akome ku magumba ga Erisa, n'alamuka n'ayimirira n'ebigere.
22 Kazayeeri kabaka w'e Busuuli n'ajoogera Isiraeri emirembe gyonna egya Yekoyakzi.
23 Naye Mukama n'abakwatirwa ekisa n'abassira n'assyo omwoyo eri bo, olw'endagno ye gye yalagna ne Ibulayimu ne Iska ne Yakobo, n'atayagala kubazikiriza, wadde okubagoba mu mso ge mu biro ebyo.
24 Awo Yekoysi mutabani wa Yekoyakzi n'aggya nate mu mukono gwa Benikadadi mutabani wa Kazayeeri ebibuga bye yali aggye mu mukonc gwa Yekoyakzi kitwe ng'alwa. na. Yowsi n'amukuba emirund esatu, n'akomyawo ebibuga by. Isiraeri.
25 Awo Yekoysi mutabani wa Yekoyakzi n'aggya nate mu mukono gwa Benikadadi mutabani wa Kazayeeri ebibuga bye yali aggye mu mukonc gwa Yekoyakzi kitwe ng'alwa. na. Yowsi n'amukuba emirund esatu, n'akomyawo ebibuga bya Isiraeri.
   

Essuula 14

[Ddayo waggulu]
1 Mu mwaka ogw'okubiti ogwa Yowsi mutabani wa Yowazzi kabaka wa Isiraeri Amaziya mutabani wa Yowsi kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.
2 Yali ykamaze emyaka mkumi abiri mu etno bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka amakumi abiri mu mwenda mu Yeruslemi: ne nnYma erinnya lye yali Yekoyadiini ow'e Yeruslemi.
3 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebirungi, naye nga tamwenkana Dawudi kitwe bye yakola nga byonna bwe byali Yowsi kitwe bye yakolanga.
4 Naye ebifo ebigulumivu tebyaggibwawo: abantu nga bakyawyo ssaddka era nga bootereza obubne ku bifo ebigulumivu.
5 Awo olwatuuka obwakabaka nga kye bujje bunywezebwe mu mukono gwe n'alyoka atta abaddu be abatta kabaka kitwe:
6 naye abna b'abassi teyabatta: ng'ebyo bwe biri ebyawandiikibwa mu kitabo eky'amateeka ga Musa, nga Mukama bwe yalagira ng'syogera nti Bakitbwe tebattibwanga ku lw'abna, so n'abna tebattibwanga ku lwa bakitbwe; naye buli muntu anfanga olw'okwonoona kwe ye.
7 Ku Edomu n'attirako kakumi mu Kiwonvu eky'Omunnyo, n'amenya Seera ng'alwana, n'akituuma erinnya lyakyo Yokuseeri ne leero.
8 Awo AmaziYa n'atuma ababaka eri Yekoysi mutabani wa Yekoyakzi mutabani wa Yeeku kabaka wa Isiraeri: ng'ayogera nti Jjangu tulabagane n'amso.
9 Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'atumira Amaziya kabaka wa Yuda ng'ayogera nti Omwennyango o8w'ali ku Lebanooni gwatumira omuvule ogwali ku Lebanooni nga gwogera nti Muwe muwala wo mutabani wange amufumbirwe: awo ensolo ey'omu nsiko eyali ku Lebanooni n'eyitawo n'erinnyirira omwennyango.
10 Mazima okubye Edomu, n'omutima gwo gukugulumizizza okyenyumiririzeemu obeere eka; kubanga lwaki okweyingiza mu bitali bibyo n'ofiirwa, n'ogwa ggwe ne Yuda wamu nwe?
11 Naye Amaziya n'atakkiriza kuwulira. Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'atabla; ye ne Amaziya kabaka wa Yuda ne balabaganira n'amso e Besusemesi ekya Yuda.
12 Naye Amaziya n'atakkiriza kuwulira. Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'atabla; ye ne Amaziya kabaka wa Yuda ne balabaganira n'amso e Besusemesi ekya Yuda. 12 Yuda n'agobebwa mu mso ga Isiraeri; ne baddukira buli muntu mu weema ye.
13 Awo Yekoysi kabaka wa Isiraeri n'awambira Amaziya kabaka wa Yuda mutabani wa Yekoysi mutabani wa Akaziya e Besusemesi, n'ajja e Yeruslemi n'amenyamenya bbugwe wa Yeruslemi, okuva ku mulyango gwa Efulayimu okutuuka ku mulyango ogw'oku nsonda, emikono ebikumi bina.
14 N'anyaga ezbu n'effeeza yonna n'ebintu byonna ebyalabika mu nnyumba ya Mukama ne mu by'obugagga eby'omu nnyumba ya kabaka, era n'ab'emisango, n'addayo e Samaliya.
15 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yekoysi bye yakola n'amnyi ge era bwe yalwana ne Amaziya kabaka wa Yuda tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
16 Yekoysi ne yeebakira wamu ne bajjajjbe, n'aziikirwa mu Samaliya wamu ne bakabaka ba Isiraeri; Yerobowmu mutabani we n'afuga mu kifo kye.
17 Awo Amaziya mutabani wa Yowsi kabaka wa Yuda n'amala emyaka kkumi n'etno Yekoysi mutabaru wa Yekoyakzi kabaka wa Isiraeri ng'amaze okufa.
18 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Amaziya tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya basse kabaka ba Yuda?
19 Ne bamwekobnira mu Yeruslemi; n'addukira e Lakisi: naye ne batuma Erakisi okumugoberera ne bamuttira eyo.
20 Ne bamuleetera ku mbalsi: n'aziikibwa mu Yeruslemi wamu ne bajjajjbe mu kibuga kya Dawudi.
21 Awo abantu bonna aba Yuda ne batwala Azaliya eyali ykamaze emyaka kkumi na mukga, ne bamufuula kabaka mu kifo kya kitwe Amaziya.
22 Ye yazimba Erasi n'akizza eri Yuda, kabaka ng'amaze okwebakira awamu ne bajjajjbe.
23 Mu mwaka ogw'ekkumi n'etno ogwa Amaziya mutabani wa Yowsi kabaka wa Yuda Yerobowmu mutabani wa Yowsi kabaka wa Isiraeri n'atanula okufuga mu Samaliya, n'afugira emyaka amakumi ana mu gumu.
24 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi: teyava mu bibi byonna ebya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri.
25 Yazzyo ensalo ya Isiraeri okuva awayiugirirwa e Kamasi okutuuka ku nnyanja eya Alaba, ng'ekigambo bwe kyali ekya Mukama Katonda wa Isiraeri kye yayogerera mu mukono gw'omuddu we Yona mutabani wa Amitayi nnabbi ow'e Gasukeferi.
26 Kubanga Mukama n'alaba okubonyabonyezebwa kwa Isiraeri, nga kuzibu nnyo: kubanga tewli eyasibibwa newakubadde atsibibwa, wadde omubeezi eri Isiraeri.
27 Mukama n'atayogera ng'alisangula erinnya lya Isiraeri okuva wansi w'eggulu: naye n'abalokolera mu mukono gwa Yerobowmu mutabani wa Yowsi.
28 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yerobowmu ne byonna bye yakola n'amnyi ge bwe yalwana ne bwe yakomezwo Isiraeri Ddamasiko ne Kamasi ebyabanga ebya Yuda, tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
29 Yerobowmu ne yeebakira wamu ne bajjajjbe, be bassekabaka ba Isiraeri; Zekkaliya mutabani we n'afuga mu kifo kye:
   

Essuula 15

[Ddayo waggulu]
1 Mu mwaka ogw'amakumi abiri mu musanvu ogwa Yero'bowmu kabaka wa Isiraeri Azaliya mutabani wa Amaziya kabaka wa Yuda n’atanula okufuga.
2 Yali ykamaze emyaka kkumi na mukga bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka amakumi atno mu ebiri mu Yeruslemi: ne nnyina erinnya lye yali Yekoliya ow'e Yeruslemi.
3 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebirungi nga byonna bwe biri kitwe Amaziya bye yakolanga.
4 Naye ebifo ebigulumivu tebyaggibwawo: abantu nga bakyaweerayo ssaddka era nga bootereza obubne ku bifo ebigulumivu.
5 Awo Mukama n'alwaza kabaka n'okugengewala n'agengewala okutuusa ku lunaku kwe yafiira, n'asulanga mu nnyumba eyayawulwa. Era Yosamu mutabani wa kabaka ye yali sbakki ng'asalira abantu ab'omu nsi emisango.
6 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Azaliya ne byonna bye yakola tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Yuda?
7 Azaliya ne yeebakira wamu ne, bajjajjbe; ne bamuziikira wamu nel bajjajjbe mu kibuga kya Dawudi: Yosamu mutabani we n'afuga mui kifo kye.
8 Mu mwaka ogw'amakumi asatu' mu munna ogwa Azaliya kabaka wa Yuda Zekkaliya mutabani wa Yerobowmu n'afugira Isiraeri mu Samaliya emyezi mukga.
9 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi nga bajjajjbe bwe bkolanga: teyava mu bibi bya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri.
10 Awo Sallumu mutabani wa Yabesi n'amwekobna n'amufumitira mu mso g'abantu n'amutta, n'afuga mu kifo kye.
11 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Zekkaliya, laba, byaws:.diikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isi raeri.
12 Ekyo kye kyali ekigambo kya Mukama kye yagamba Yeeku nti Batabani bo balituusa emirembe egy'okuna okutuula ku ntebe yal Isiraeri. Era ne kituukirira bwe kityo.
13 Awo Sallumu mutabani wa, Yabesi n'atanula okufuga mu mwaka ogw'amakumi asatu mu mwenda, ogwa Uzziya kabaka wa Yuda; n'afugira ebbanga ery'omwezi mu Samaliya.
14 Awo Menakemu mutabani wa Gdi n'ayambuka ng'ava e Tiruza n'ajja e Samaliya n'afumitira Sallumu mutabani wa Yabesi mu Samaliya, n'amutta n'afuga mu kifo kye.
15 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Sallumu n'okwekoba kwe kwe yeekoba, laba, byawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri.
16 Awo Menakemu n'akuba Tifusa ne bonna abkirimu, n'ensalo zkyo okuva e Tiruza: kubanga tebmuggulirawo, kyeyava akikuba; abakazi bonna abkirimu abli embuto n'ababga.
17 Mu mwaka ogw'amakumi asatu mu mwenda ogwa Azaliya kabaka wa Yuda Menakemu mutabani wa Gdi' n'atanula okufuga Isiraeri, n'afugira emyaka kkumi mu Samaliya.
18 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi r ennaku ze zonna nga tava mu bibi bya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri:
19 Puli kabaka w'e Bwasuli n'atabla ensi; Menakemu n'awa Puli talanta za ffeeza lukumi, omukono gwe gubeerenga naye okunyweza obwakabaka mu mukono gwe.
20 Menakemu n'asolooza effeeza ku Isiraeri ku basajja bonna abagagga, ku buli musajja ffeeza sekeri amakumi atno, okuwa kabaka w'e Bwasuli. Awo kabaka w'e Bwasuli n'addayo n'ata beera eyo mu nsi.
21 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Menakemu ne byonna bye yakola tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri?
22 Menakemu ne yeebakira wamu ne bajjajjbe; Pekakiya mutabani we n'afuga mu kifo kye.
23 Mu mwaka ogw'amakumi atno ogwa Azaliya kabaka wa Yuda Pekakiya mutabani wa Menakemu n'atanula okufuga Isiraeri mu Samaliya, n'afuga emyaka ebiri:
24 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi: teyava mu bibi bya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri.
25 Awo Peka mutabani wa Lemaliya omwami we n'amwekobna n'amufumitira mu Samaliya mu kigo eky'omu nnyumba ya kabaka wamu ne Alugobu ne Aliye; era abasajja amakumi atno ab'oku Bagireydi ne baba wamu naye: n'amutta n'afuga mu kifo kye.
26 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Pekakiya ne byonna bye yakola, laba, byawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Isiraeri.
27 Mu mwaka ogw'amakumi at, no mu ebiri ogwa Azaliya kabaka wa Yuda Peka mutabani wa Lemaliya n'atanula okufuga Isiraeri mu Samaliya, n'afugira emyaka amakumi abiri.
28 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebibi: teyava mu bibi bya Yerobowmu mutabani wa Nebati bye yayonoonyesa Isiraeri.
29 Ku mirembe gya Peka kabaka wa Isiraeri Tigulasupireseri kabaka w’e Bwasuli n'ajja n'amenya Iyoni ne Aberubesumka nc Yanowa Kedesi ne Kazoli ne Gireydi Ggalirya, ensi yonna eya Nafutali; n'abatwala nga basibe e Bwasuli
30 Awo Koseya mutabani wa Era ne yeekobna Peka mutabani wa Lamaliya, n'amufumita n'amutta n'a fuga mu kifo kye mu mwaka ogw’amakumi abiri ogwa Yosamu mutabani wa Uzziya.
31 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Peka ne byonna bye yakola, laba, byawandiikibwa mu kitabo eky'ebyomumirembe gya bassekabaka ba Isiraeri.
32 Mu mwaka.ogw'okubiri ogwa Peka mutabani wa Lemaliya kabaka wa Isiraeri Yosamu mutabani wi Uzziya kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.
33 Yali ykamaze emyaka amakumi abiri mu etno bwc yatanula okufuga; n'afugira emyaka kkumi na mukga mu Yeruslemi ne nnyina erinnya lye yali Yerusa muwala wa Zadooki.
34 N'akola ebyali mu mso ga Mukama ebirungi: yakola nga byonna bwe biri kitwe Uzziya bye yakola,
35 Naye ebifo ebigulumivu tebyaggibwawo: abantu nga bakyaweerayo ssaddka era nga bootereza obubne ku bifo ebigulumivu. N'azimba omulyango ogw'engulu ogw'omu nnyumba ya Mukama,
36 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Yosamu ne byon bye yakola tebyawandiikibwa mu kitabo eky'ebyomumirembe gya bassekabaka ba Yuda?
37 Mu biro ebyo Mukama mwe yatanulira okusindil, Lezini kabaka We Busuuli ne Peka mutabani wa Lemaliya okulwana ne Yuda.
38 Awo Yosamu ne Yeebakira wamu ne bajjajjbe n'aziikirwa wamu ne bajjajjbe mu kibuga kya Dawudi kitwe: Akazi mutabani we n'afuga mu kifo kye.
   

Essuula 16

[Ddayo waggulu]
1 Mu mwaka ogw'ekkumi n'omusanvu ogwa Peka mutabani wa Lemaliya Akazi mutabani we Yosamu kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.
2 Akazi Yali ykamaze emYaka amakumi abiri bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka kkumi na mukga mu Yeruslemi: n'atakola ebyali mu mso ga Mukama Katonda we ebirungi nga Dawudi kitwe.
3 Naye n'atambulira mu kkubo lya bassekabaka ba Isiraeri, n'okuyisa n'ayisa mutabani we mu muliro ng'eby'emizizo bwe byali eby'ab'amawanga Mukama be yagoba mu mso g'abna ba Isiraeri.
4 N'awangayo ssaddka n'ayoterezanga obubne ku bifo ebigulumivu ne ku nsozi ne wansi wa buli muti omubisi.
5 Awo Lezini kabaka We Busuuli ne Peka mutabani wa Lemaliya kabaka wa Isiraeri ne bambuka e Yeruslemi okulwana: ne bazingiza Akazi, naye ne batayinza kumuwangula.
6 Mu biro ebyo Lezini kabaka w'e Busuuli mwe yakomerezwo Obusuuli e Erasi n'agoba Abayudya mu Erasi: Abasuuli ne bajja e Erasi ne babeera eyo ne leero.
7 Awo Akazi n'atumira Tigulasupireseri kabaka w'e Bwasuli ababaka ng'ayogera nti Nze ndi muddu wo era ndi mwana wo : yambuka omponye mu mukono gwa kabaka w'e Busuuli ne mu mukono gwa kabaka wa Isiraeri abangolokokeddeko.
8 Awo Akazi n'addira ezbu n’effeeza ezlabika mu nnyumba ya Mukama ne mu by'obugagga eby'omu nnyumba ya kabaka, n'abiweereza kabaka w'e Bwasuli okuba ekirabo.
9 Awo kabaka We Bwasuli n'amuwulira: kabaka w'e Bwasuli n'atabla Ddamasiko n'akimenya, n'atwala abyo nga basibe e Kiri, n'atta Lezini.
10 Awo kabaka Akazi n'agenda e Ddamasiko okusisinkana ne Tigulasupireseri kabaka w'e Bwasuli, n'alaba ekyoto ekyali e Ddamasiko: kabaka Akazi n'aweereza Uliya kabona embala y'ekyoto n'engeri ykyo ng'omulimu gwakyo gwonna bwe gwali.
11 Awo Uliya kabona n'azimba ekyoto: nga byonna bwe byali kabaka Akazi bye yaweezeza ng'ayima e Ddamasiko bw'atyo Uliya kabona bwe yakikola kabaka Akazi akisange ng'avudde e Ddamasiko.
12 Awo kabaka bwe yajja okuva e Ddamasiko, kabaka n’alaba ekyoto: kabaka n'asemberera ekyoto n'eweerayo ku kyo ssaddka.
13 N'ayokya ekyo kye yawyo ekyokebwa n'ekyo kye yawyo eky'obutta n'afuka ekyo kye yawyo ekyokunywa, n'amansira omusasyi gw'ebyo bye yawyo olw'emirembe ku kyoto.
14 Era ekyoto eky'ekikomo ekyali mu mso ga Mukama n'akiggya mu bwenyi bw'ennyumba wakati w'ekyoto kye n'ennyumba ya Mukama, n'akiteeka ku luuyi olw'obukiika obwa kkono olw'ekyoto kye.
15 Awo kabaka Akazi n'alagira Uliya kabona ng'ayogera nti Oyokeranga ku kyoto ekinene ekiweebwayo ekyokebwa eky'enkya n'ekiweebwayo eky'obutta eky'akawungeezi n'ekiweebwayo ekyokebwal ekya kabaka n'ekikye ekiweebwayo eky'obutta, wamu n'ekiweebwayo ekyokebwa eky'abantu bonna ab'omu nsi eyo n'ekyabwe ekiweebwayo eky'obutta n'ebyabwe ebiweebwayo ebyokunywa; omansirangako omusyi gwonna ogw'ekiweebwayo ekyokebwa n'omusyi gwonna ogwa ssaddka: naye ekyoto eky'ekikomo kinbanga kya kulagulirako gye ndi.
16 Bw'atyo Uliya kabona n'akola nga byonna bwe byali kabaka Akazi bye yalagira.
17 Awo kabaka Akazi n'asalako emigo gy'entebe n'aggya ekinbirwamu ku zo; n'assa ennyanja ng'agiggya ku nte ez'ebikomo ezli wansi wyo, n'agiteeka ku mayinja amliire.
18 N'ekkubo eryabikkibwako erya ssabbiiti lye bli bazimbye mu nnyumba n'omulyango gwa kabaka ebweru n'alyetoolooza ennyumba ya Mukama olwa kabaka w'e Bwasuli.
19 Era ebikolwa ebirala byonna ebya Akazi bye yakola tebyawandiikibwa mu kitabo eky'eby'omu mirembe gya bassekabaka ba Yuda?
20 Akazi ne yeebakira wamu ne bajjajjaabe mu kibuga kya Dawudi: Keezeekiya mutabani we n'afuga mu kifo kye.
   

Next
Back